Provérbios 7

LUG

1 Mutabani nyweeza ebigambo byange,

2 Kwata ebiragiro byange obeere mulamu,

3 togalekanga kuva mu ngalo zo,

4 Amagezi gatwalire ddala nga mwannyoko,

5 Binaakuwonyanga omukazi omwenzi,

6 Lumu nnali nnyimiridde

7 Ne ndaba mu bavubuka abatoototo,

8 ng’ayita mu luguudo okumpi n’akafo k’omukazi omwenzi,

9 olw’eggulo ng’obudde buzibye,

10 Awo omukazi n’ajja okumusisinkana

11 Omukazi omukalukalu,

12 wuuyo mu luguudo, wuuyo mu bifo ebikuŋŋaanirwamu,

13 N’amuvumbagira, n’amunywegera

14 “Nnina ssaddaaka ez’ebiweebwayo olw’emirembe,

15 Noolwekyo nzize okukusisinkana,

16 Obuliri bwange mbwaze bulungi

17 Mbukubye n’akaloosa,

18 Jjangu tuwoomerwe omukwano okutuusa obudde okukya;

19 Kubanga baze taliiyo eka;

20 Yagenda n’ensawo y’ensimbi;

21 Yamusendasenda n’ebigambo ebisikiriza;

22 Amangwago omuvubuka n’amugoberera

23 okutuusa akasaale lwe kafumita ekibumba kyayo,

24 Kaakano nno batabani bange mumpulirize,

25 Temukkiriza mitima gyammwe kugoberera bigambo bye;

26 Kubanga bangi bazikiridde,

27 Ennyumba ye, lye kkubo eridda emagombe,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado