Provérbios 30

LUG

1 Bino bye bigambo bya Aguli mutabani wa Yake; obubaka bwe yawa bwe buno:

2 Ddala Ayi Katonda wange nze nsinga obutategeera,

3 Siyize magezi,

4 Ani eyali alinnye mu ggulu n’akka?

5 Buli kigambo kya Katonda kya mazima,

6 Toyongeranga ku bigambo bye,

7 Ebintu bibiri bye nkusaba; Ayi Mukama,

8 Ebigambo eby’obutaliimu n’eby’obulimba binteeke wala,

9 Nneme okukkutanga ne nkwegaana

10 Tosekeetereranga muweereza eri mukama we,

11 Waliwo abo abakolimira bakitaabwe

12 abo abeeraba ng’abatuukirivu bo mu maaso gaabwe,

13 Waliwo abo ab’amalala amayitirivu,

14 n’ebeerayo abo abalina amannyo agali ng’ebitala,

15 Ekinoso kirina bawala baakyo babiri

16 Amagombe,

17 Eriiso ly’oyo anyooma kitaawe,

18 Waliwo ebigambo bisatu eby’ekitalo ennyo gye ndi,

19 Empungu engeri gye yeeyisaamu mu bbanga,

20 Bw’ati bwe yeeyisa omukazi omwenzi:

21 Ensi ekankanira wansi w’ebintu bisatu

22 omuweereza bw’afuuka kabaka,

23 n’omukazi eyadibira mu ddya;

24 Waliwo ebintu ebitono bina ku nsi,

25 Enkolooto bye biwuka ebitalina maanyi mangi,

26 obumyu busolo bunafu

27 enzige tezirina kabaka,

28 omunya oyinza okugukwasa engalo,

29 Waliwo ebintu bisatu ebyesimba obulungi mu kitiibwa nga bitambula,

30 empologoma esinga ensolo zonna amaanyi era kabaka waazo, so tewali gy’esegulira yonna;

31 sseggwanga,

32 Bw’oba ng’obadde okoze eby’obusirusiru ne weegulumiza,

33 Kubanga okusunda amata kuzaala omuzigo,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado