Jeremias 4

LUG

1 “Bw’oba odda, ggwe Isirayiri,” bw’ayogera Mukama,

2 era singa olayira mu mazima, mu bwenkanya

3 Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama eri abantu ba Yuda era n’eri abantu b’omu Yerusaalemi nti,

4 Mukoowoole Mukama,

5 “Kirangirire mu Yuda

6 Weereza obubaka eri Sayuuni nti,

7 Empologoma evudde mu kisaka kyayo,

8 Noolwekyo mwambale ebibukutu mukungubage,

9 Mukama n’agamba nti, “Ku lunaku olwo,

10 Ne ndyoka ŋŋamba nti, “Woowe Mukama Katonda, mazima olimbidde ddala abantu bano ne Yerusaalemi ng’ogamba nti, ‘Mulibeera n’emirembe,’ ate nga ekitala kiri ddala ku mimiro gyaffe.”

11 Mu biseera ebyo abantu bano ne Yerusaalemi balibuulirwa nti, “Embuyaga ezookya eziva ku nsozi ezaakala ez’omu ddungu zifuuwa abantu bange nga teziwujja buwuzzi wadde okulongoosa obulongoosa

12 embuyaga ezisingako awo ze ziriva gye ndi. Era kaakano mbasalira emisango.”

13 Laba ajja ng’ebire,

14 Ayi Yerusaalemi, naaza omutima gwo guve mu kukola ebibi olyoke olokolebwe.

15 Eddoboozi lyawulirwa okuva mu Ddaani,

16 “Labula amawanga nti ajja:

17 Bakyetoolodde ng’abasajja abakuuma ennimiro

18 “Empisa zammwe,

19 Obulumi, Ayi Obulumi!

20 Okuzikirizibwa kweyongeddeko

21 Ndituusa ddi nga ndaba bbendera z’olutalo

22 “Kubanga abantu bange basirusiru,

23 Natunuulira ensi,

24 Natunuulira agasozi

25 Natunula, era laba, waali tewasigadde muntu n’omu,

26 Natunula, era laba, ensi ey’ebibala ebingi ng’efuuse ddungu,

27 Kubanga bw’atyo bw’ayogera Mukama nti,

28 Noolwekyo ensi erikungubaga

29 Olw’okuyoogona kw’abeebagazi b’embalaasi n’abalasa obusaale,

30 Okola ki ggwe,

31 Mpulira okukaaba ng’okw’omukazi alumwa okuzaala,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado