Jeremias 2

LUG

1 Ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira nga kigamba nti,

2 “Genda olangirire nga Yerusaalemi ewulira nti:

3 Isirayiri wali mutukuvu wa Mukama,

4 Muwulirize ekigambo kya Mukama mwe ezzadde lya Yakobo,

5 Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

6 Ne batagamba nako nti; “Ali ludda wa Mukama eyatuggya mu nsi y’e Misiri;

7 Ne mbaleeta mu nsi engimu,

8 Bakabona ne batabuuzaako nti, “Mukama ali ludda wa?”

9 “Kyenva nnyongera okubalumiriza,”

10 Muwunguke ennyanja mugende ku bizinga bya Kittimu mulabe;

11 Waali wabaddewo eggwanga erikyusa bakatonda baalyo,

12 Wewuunye ggwe eggulu,

13 “Kubanga abantu bange bakoze ebibi bibiri,

14 “Isirayiri muddu, omuddu omuzaale?

15 Bamuwulugumirako ng’empologoma bw’ewuluguma,

16 Ate era abasajja b’e Noofu n’e Tapeneesi

17 Si ggwe weeretedde bino ng’ova ku Mukama Katonda wo,

18 Kaakano olowooza onooganyulwamu ki

19 Ebibi byo byennyini bye biri kubonereza,

20 Mukama ow’eggye agamba nti,

21 Songa nnali nkusimbye ng’oli muzabbibu omulungi,

22 Kubanga ne bw’onaaba n’oluvu n’okozesa ne sabbuuni omungi,

23 Oyinza otya okugamba nti, “Sseeyonoonanga,

24 ng’endogoyi ey’omu nsiko

25 Tokooya bigere byo,

26 Ng’omubbi bw’aswala ng’akwatiddwa,

27 nga bagamba emiti nti, “Ggwe kitange,”

28 Kale bakatonda be weekolera baluwa?

29 “Lwaki munneemulugunyiza?

30 Abaana bammwe nababonereza naye nga bwerere,

31 Mmwe ab’omulembe guno muwulirize ekigambo kya Katonda.

32 Omuwala omuto ayinza okwerabira ebikomo,

33 Ng’omanyi nnyo okukuba amakubo ag’okunoonya abanaakwagala!

34 Engoye zo zijjudde omusaayi gw’abaavu

35 ogamba nti, “Sirina musango,

36 Lwaki ogenda ng’okyusakyusa

37 Era n’eyo olivaayo

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado