1 Muwulire ekigambo Katonda ky’abagamba, mmwe ennyumba ya Isirayiri.
2 Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
3 Kubanga empisa ez’amawanga tezigasa;
4 Bagunyiriza ne ffeeza ne zaabu,
5 Bakatonda bafaanana nga ssemufu
6 Tewali ali nga ggwe, Ayi Mukama Katonda.
7 Ani ataakutye,
8 Bonna tebalina magezi basirusiru,
9 Ffeeza eyaweesebwa ey’empewere eggyibwa e Talusiisi,
10 Naye Mukama ye Katonda ddala, ye Katonda omulamu,
11 “Bw’oti bw’oba obagamba nti, ‘Bakatonda abataakola ggulu na nsi ba kuzikirira bave ku nsi ne wansi w’eggulu.’ ”
12 Mukama yakola ensi n’amaanyi ge,
13 Bw’afulumya eddoboozi lye, amazzi agali mu bire gawuluguma,
14 Buli muntu talina magezi era taliimu kutegeera;
15 Tebiriiko kye bigasa, ebisaanye okunyoomebwa
16 Oyo Katonda Omugabo gwa Yakobo tali ng’ebyo,
17 Mukuŋŋaanye ebyammwe muve mu nsi,
18 Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,
19 Zinsanze nze olw’ekiwundu kyange
20 Eweema yange eyonooneddwa,
21 Kubanga abasumba bafuuse ng’ensolo
22 Wuliriza!
23 Mmanyi Ayi Mukama Katonda ng’obulamu bw’omuntu si bubwe,
24 Nnuŋŋamya, Mukama Katonda naye mu kigera ekisaanidde,
25 Yiwa obusungu bwo ku mawanga agatakumanyi,