Jó 6

LUG

1 Yobu n’ayanukula ng’agamba nti,

2 “Singa okweraliikirira kwange,

3 Weewaawo byandisinze omusenyu gw’ennyanja okuzitowa;

4 Obusaale bwa Ayinzabyonna buli mu nze

5 Entulege ekaaba awali omuddo,

6 Emmere etaliimu nsa eriika omutali munnyo,

7 Omutima gwange tegusikirizibwa kubikombako,

8 “Singa Katonda ampa kye nsaba,

9 yandisiimye okumbetenta

10 Kino kyandikkakkanyizza

11 Amaanyi ngaggya wa, ndyoke mbe n’essuubi?

12 Amaanyi gange ga mayinja

13 Mu mazima sirina maanyi

14 Oyo agaana ebyekisa okuva eri mukwano gwe

15 Baganda bange tebeesigika, bali ng’akagga akabooga

16 akaddugalirira

17 ate ne kaggwaawo

18 Ebibinja by’abatambuze we biviira ku mugendo

19 Abatambuze b’e Teema banoonya,

20 Baalina essuubi

21 Kaakano bwe mundabye ne mutya

22 Nnali mbagambye nti, ‘Mumpe ekirabo,’

23 okumponya nve mu mukono gw’omulabe,

24 “Njigiriza nange n’aba musirise;

25 Ebigambo eby’amazima nga bya bulumi!

26 Mugezaako okugolola ebigambo byange,

27 Mukubira ne bamulekwa akalulu

28 “Naye kaakano mubeere ba kisa muntunuulire.

29 Mufumiitirize, temusuula bwenkanya;

30 Emimwa gyange girabika ng’egirimba?

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado