Jó 41

LUG

1 “Oyinza okusikayo lukwata n’eddobo,

2 Oyinza okuyingiza omuguwa mu nnyindo zaayo,

3 Eneekwegayirira ng’ekusaba nti, ogikwatirwe ekisa?

4 Eneekola naawe endagaano

5 Onoozannya nayo nga bw’ozannya n’akanyonyi,

6 Abasuubuzi banaagiramuza,

7 Oyinza okuvuba eddiba lyayo n’olijjuza amalobo,

8 Bw’oligissaako engalo zo ekirivaamu tolikyerabira,

9 Essuubi lyonna ery’okugiwangula ffu,

10 Teri n’omu mukambwe nnyo asobola kugyaŋŋanga.

11 Ani alina kye yali ampoze musasule?

12 “Ku bikwata ku mikono n’ebigere byayo siisirike,

13 Ani ayinza okugiggyako eddiba lyayo ery’oku ngulu?

14 Ani ayinza okuggula enzigi z’akamwa kaayo?

15 Omugongo gwe gujjudde enkalala z’engabo

16 Zonna zisibaganye nga tewali mpewo weeyita.

17 Zakwatagana,

18 Bw’eyasimula, ebimyanso bijja,

19 Mu kamwa kaayo muvaamu ebiriro ebyaka.

20 Mu nnyindo zaayo muvaamu omukka

21 Omukka oguva mu nnyindo zaayo

22 Mu nsingo yaayo mulimu amaanyi,

23 Emiwula gy’ennyama yaayo gyegasse;

24 Ekifuba kyayo kigumu ng’olwazi,

25 Bwesituka ab’amaanyi batya.

26 Ekitala bwe kigituukako tekirina kye kiyinza kumukolako,

27 Emenya ebyuma gy’obeera nti ekutulakutula bisasiro,

28 Akasaale tekayinza kugiddusa,

29 Embukuuli nayo eri ng’ebisusunku gy’eri.

30 Amagalagamba g’oku lubuto lwayo gali ng’engyo z’ensuwa.

31 Ereetera obuziba bw’ennyanja okuba ng’entamu eyeesera.

32 Mu mazzi mw’eyise, erekamu ekkubo ery’amayengo ameeru;

33 Tewali kigyenkana ku nsi;

34 Enyooma buli kisolo.

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado