Jó 3

LUG

1 Oluvannyuma lw’ebyo, Yobu n’ayasamya akamwa ke n’akolimira olunaku kwe yazaalirwa.

2 N’agamba nti,

3 “Olunaku kwe nazaalirwa luzikirire,

4 Olunaku olwo lubuutikirwe ekizikiza,

5 Ekizikiza n’ekisiikirize eky’okufa birujjule,

6 Ekizikiza ekikutte be zigizigi kirunyage,

7 Yee, lubeere lugumba,

8 Abo abakolimira ennyanja n’ennaku balukolimire,

9 Emmunyeenye ez’omu matulutulu gaalwo zibe ekizikiza,

10 Kubanga terwaggala nzigi za lubuto lwa mmange,

11 “Lwaki saafa nga nzalibwa,

12 Lwaki amaviivi ganzikiriza okugatuulako

13 Kaakano nandibadde ngalamidde nga neesirikidde,

14 wamu ne bakabaka n’abakungu ab’ensi,

15 oba n’abalangira abaalina zaabu,

16 Oba lwaki saaziikibwa ng’omwana azaaliddwa ng’afudde,

17 Eyo ababi gye batatawaanyizibwa,

18 Abasibe gye bawummulira awamu,

19 Abakopi n’abakungu gye babeera;

20 “Lwaki omuyinike aweebwa ekitangaala,

21 era lwaki yeegomba okufa naye ne kutajja,

22 abajaguza ekisukkiridde,

23 Lwaki okuwa ekitangaala oyo,

24 Kubanga nkaaba mu kifo ky’okulya,

25 Ekintu kye nantiiranga ddala

26 Siwummudde wadde okusiriikirira wadde okuba n’emirembe,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado