Jó 23

LUG

1 Awo Yobu n’addamu nti,

2 “N’okutuusa leero okwemulugunya kwange kubalagala,

3 Singa nnali mmanyi aw’okumusanga

4 Nanditutte empoza yange gy’ali,

5 Nanditegedde kye yandinzizeemu,

6 Yandimpakanyizza n’amaanyi mangi?

7 Eyo omuntu omutuukirivu asobola okutwalayo ensonga ye,

8 “Bwe ŋŋenda ebuvanjuba, nga taliiyo;

9 Bw’aba akola mu bukiikakkono simulaba,

10 Naye amanyi amakubo mwe mpita,

11 Ebigere byange bimugoberedde;

12 Saava ku biragiro by’akamwa ke.

13 “Naye yeemalirira, ani ayinza okumuwakanya?

14 Weewaawo ajja kutuukiriza by’asazzeewo okunjolekeza,

15 Kyenva mba n’entiisa nga ndi mu maaso ge;

16 Katonda anafuyizza nnyo omutima gwange,

17 Naye ekizikiza tekinsirisizza,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado