Jó 14

LUG

1 “Omuntu azaalibwa omukazi,

2 Amulisa ng’ekimuli n’awotoka;

3 Otunuulira omuntu afaanana bw’atyo?

4 Ani ayinza okuggya ekirongoofu mu kitali kirongoofu?

5 Ennaku z’omuntu zaagererwa,

6 Kale tomufaako muleke yekka,

7 “Wakiri waliwo essuubi ng’omuti guloka:

8 Emirandira gyagwo gyandikaddiyidde mu ttaka

9 naye olw’emirandira okutambula ne ginoonya amazzi kimulisa

10 Naye omuntu afa era n’agalamizibwa,

11 Ng’amazzi bwe gaggwa mu nnyanja

12 bw’atyo omuntu bw’agalamira,

13 “Singa kale onkweka emagombe

14 Omuntu bw’afa, addamu n’abeera omulamu?

15 Olimpita nange ndikuyitaba;

16 Ddala ku olwo bw’olibala ebigere byange,

17 Ebisobyo byange biriba bisibiddwa mu kisawo;

18 “Naye ng’olusozi bwe luseebengerera ne luggwaawo,

19 ng’amazzi bwe gaggwereeza amayinja

20 Omumalamu amaanyi omuwangula lumu n’aggweerawo ddala;

21 Abaana be bwe bafuna ekitiibwa, takimanya,

22 Obulamu bw’omubiri gwe bwokka bw’awulira

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado