Jó 13

LUG

1 “Laba, eriiso lyange lyalaba ebyo byonna,

2 Kye mumanyi nange kye mmanyi;

3 Naye neegomba okwogera n’oyo Ayinzabyonna,

4 Naye mmwe mumpayiriza;

5 Kale singa musirika!

6 Muwulire kaakano endowooza yange,

7 Katonda munaamwogerera nga mwogera ebitali bya butuukirivu?

8 Munaamulaga ng’ataliiko luuyi,

9 Singa akukebera, anaakusanga oli bulungi?

10 Tayinza butakunenya,

11 Ekitiibwa kye ekisukiridde tekyandikutiisizza?

12 Ebigambo byammwe ebijjukirwa ngero za vvu,

13 Musirike nze njogere;

14 Lwaki neeteeka mu mitawaana,

15 Ne bw’anzita, mu ye mwe nnina essuubi,

16 Ddala kino kinaavaamu okusumululwa kwange,

17 Muwulirize ebigambo byange n’obwegendereza;

18 Kaakano nga bwe ntegese empoza yange,

19 Waliwo ayinza okuleeta emisango gye nvunaanibwa?

20 Ebintu ebyo ebibiri byokka by’oba ompa, Ayi Katonda,

21 Nzigyako omukono gwo,

22 Kale nno ompite nzija kukuddamu,

23 Nsobi meka era bibi bimeka bye nkoze?

24 Lwaki okweka amaaso go,

25 Onoobonyaabonya ekikoola ekifuuyiddwa omuyaga?

26 Kubanga ompadiikako ebintu ebiruma,

27 Oteeka ebigere byange mu nvuba,

28 Bw’atyo omuntu bw’aggwaawo ng’ekintu ekivundu,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado