1 Mulabe, omukono gwa Mukama teguyimpawadde n’okuyinza ne gutayinza kulokola,
2 Naye obutali butuukirivu bwammwe
3 Kubanga emikono gyammwe gibunye omusaayi
4 Tewali awaaba bya nsonga
5 Baalula amagi ag’essalambwa
6 Naye enkwe zaabwe ze bakola tezibayamba,
7 Ebigere byabwe byanguyirira bikole ebibi
8 Ekkubo ery’emirembe tebalimanyi
9 Amazima gatuli wala,
10 Tuwammantawammanta bbugwe ng’abazibe,
11 Ffenna tuwuluguma ng’eddubu
12 Kubanga ebisobyo byaffe bingi mu maaso go
13 obujeemu n’enkwe eri Mukama
14 Obwenkanya buddiridde
15 Tewali w’oyinza kusanga mazima,
16 N’alaba nga tewali muntu,
17 Yayambala obutuukirivu bwe ng’eky’omu kifuba,
18 Ng’ebikolwa byabwe bwe biri
19 Noolwekyo balitya erinnya lya Mukama okuva ebugwanjuba,
20 “Era Omununuzi alijja mu Sayuuni,
21 “Era, eno y’endagaano yange gye nkola nabo,” bw’ayogera Mukama. “Omwoyo wange ali ku ggwe era n’ebigambo byange bye ntadde mu kamwa ko, tebiivenga mu kamwa ko, oba mu kamwa k’abaana bo, wadde mu kamwa k’abaana b’abaana bo, okuva kaakano okutuusa emirembe n’emirembe,” bw’ayogera Mukama.