1 Mumpulirize mmwe ebizinga,
2 Yakola akamwa kange ng’ekitala eky’obwogi,
3 Era n’aŋŋamba nti, “Ggwe muweereza wange, Isirayiri,
4 Naye ne njogera nti, “Nteganidde bwereere,
5 Era kaakano Mukama ayogera,
6 Mukama agamba nti,
7 Bw’ati bw’ayogera Mukama,
8 Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
9 nga mugamba abasibe nti, ‘Muveemu,’
10 Tebaalumwenga njala newaakubadde ennyonta,
11 Era ndifuula ensozi zange zonna okuba amakubo
12 Laba, abantu bange balidda okuva ewala,
13 Yogerera waggulu n’essanyu, era jjaguza ggwe ensi.
14 Naye Sayuuni n’ayogera nti, “Mukama andese,
15 “Nnyina w’omwana ayinza okwerabira omwana we gw’ayonsa,
16 Laba, nkuwandiise mu bibatu by’engalo zange;
17 Abaana bo banguwa okujja era abakuzimba balisukkuluma ku bakuzikiriza
18 Yimusa amaaso go otunule enjuuyi zonna olabe.
19 “Wadde nga wazika n’olekebwa awo ensi yo n’ezikirizibwa,
20 Abantu bo abazaalibwa mu buwaŋŋanguse
21 N’olyoka oyogera mu mutima gwo nti,
22 Bw’atyo bw’ayogera Mukama Katonda nti, “Laba, ndikolera abamawanga obubonero
23 Era bakabaka be balibeera ba kitammwe babalabirire,
24 Omunyago guyinza okuggyibwa ku mutabaazi,
25 Naye bw’ati bw’ayogera Mukama:
26 Ndiriisa abakujooga ennyama yaabwe bo.