1 Laba, Kabaka alifuga mu butuukirivu,
2 Buli muntu aliba ng’ekifo eky’okwekwekamu empewo,
3 Olwo amaaso gaabo abalaba tegaliziba,
4 Omutima gw’abatali bagumiikiriza gulimanya era gulitegeera,
5 Omusirusiru taliddayo kuyitibwa wa kitiibwa,
6 Omusirusiru ayogera bya busirusiru,
7 Empisa z’omwonoonyi si za butuukirivu. Akola entegeka ezitali za butuukirivu, alyoke azikirize abaavu n’ebigambo eby’obulimba, ensonga y’abali mu kwetaaga ne bw’eba nga ntuufu.
8 Naye omuntu ow’ekitiibwa akola entegeka za kitiibwa,
9 Mmwe abakazi abateefiirayo,
10 Mu mwaka gumu oba n’okusingawo,
11 Mutye mmwe abakazi abateefiirayo,
12 Munakuwalire ennimiro ezaali zisanyusa,
13 n’olw’ensi ey’abantu bange,
14 Weewaawo ekigo kirirekebwawo,
15 okutuusa Omwoyo lw’alitufukibwako okuva waggulu,
16 Obwenkanya bulituula mu ddungu,
17 Ekibala ky’obutuukirivu kiriba mirembe,
18 Abantu bange balibeera mu bifo eby’emirembe,
19 Omuzira ne bwe guligwa ne gukuba ekibira okukimalawo,
20 ggwe oliraba omukisa,