Isaías 28

LUG

1 Zikusanze engule ey’amalala g’abatamiivu aba Efulayimu,

2 Laba, Mukama wa maanyi mangi ddala,

3 Engule ey’amalala ey’abatamiivu ba Efulayimu

4 Ekimuli ekyo ekiwotoka eky’obulungi bw’ekitiibwa kye

5 Mu biro ebyo Mukama Katonda ow’Eggye

6 Aliba n’omwoyo ogw’okusala ensonga mu bwenkanya

7 Ne bano nabo batagala olw’omwenge,

8 Weewaawo emmeeza zonna ziriko ebisesemye,

9 “Ani gw’agezaako okuyigiriza?

10 Kubanga kola okole, kola okole

11 Weewaawo, Katonda alyogera eri abantu abo

12 abo be yagamba nti,

13 Noolwekyo ekigambo kya Mukama kyekiriva kibeera gye bali

14 Noolwekyo muwulire ekigambo kya Mukama Katonda mmwe abantu abanyoomi,

15 Weewaawo mwewaana nga bwe mugamba nti, “Twakola endagaano n’okufa, era twalagaana n’amagombe. Ekikangabwa eky’amaanyi ne bwe kijja, tekirina kye kiyinza kutukola, kubanga tufudde obulimba ekiddukiro kyaffe, era mu bukuusa mwe twekwese.”

16 Mukama Katonda Ayinzabyonna kyava agamba nti,

17 Ndifuula obwenkanya okuba omuguwa ogupima,

18 N’endagaano gye walagaana n’okufa erijjulukuka,

19 Weewaawo buli lwe kinaayitanga,

20 Weewaawo ekitanda kimpi okwegololerako,

21 Weewaawo Mukama aligolokoka nga bwe yagolokoka ku Lusozi Perazimu,

22 Noolwekyo mulekeraawo okunyooma, enjegere zammwe zireme kweyongera kubazitoowerera.

23 Muwulirize, era muwulire eddoboozi lyange;

24 Omulimi bw’alima nga yeetegekera okusimba, alima lutata?

25 Bw’amala okulyanjaala, tasigamu mpinnamuti, n’asaasaanya kumino?

26 Katonda we amuwa ebiragiro,

27 Empinnamuti teziwuulibwa na luso,

28 Empeke eteekwa okuseebwa okuvaamu omugaati,

29 Bino byonna nabyo biva eri Mukama Katonda ow’Eggye,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado