1 Mu biro ebyo oluyimba luno luliyimbibwa mu nsi ya Yuda.
2 Ggulawo wankaaki,
3 Mukama alikuuma mirembe
4 Weesigenga Mukama ennaku zonna,
5 Mukama lwe lwazi olutaggwaawo,
6 Kirinnyirirwa
7 Ekkubo ly’abatuukirivu ttereevu;
8 Weewaawo Mukama Katonda tukulindirira
9 Omwoyo gwange gukuyaayaanira mu kiro,
10 Omukozi w’ebibi ne bw’akolerwa ebyekisa,
11 Mukama Katonda omukono gwo guyimusibbwa waggulu,
12 Mukama Katonda, otuteekerateekera emirembe,
13 Ayi Mukama Katonda waffe, abafuzi abalala batufuze nga wooli naye erinnya lyo lyokka lye tussaamu ekitiibwa.
14 Baafa, tebakyali balamu;
15 Ogaziyizza eggwanga, Ayi Mukama Katonda
16 Mukama Katonda, bajja gy’oli mu nnaku yaabwe,
17 Ng’omukyala ow’olubuto anaatera okuzaala,
18 Twali lubuto, twalumwa,
19 Naye abafiira mu ggwe balirama,
20 Mugende abantu bange muyingire mu bisenge byammwe
21 Weewaawo laba Mukama Katonda ava mu kifo kye gy’abeera