1 Laba Mukama alifuula ensi amatongo,
2 Bwe kityo bwe kiriba,
3 Okumalibwamu ensa, ensi erimalibwamu ddala ensa,
4 Ensi ekala n’eggwaamu obulamu,
5 Ensi eyonooneddwa abantu baayo,
6 Noolwekyo ekikolimo kimalawo ensi;
7 Wayini omusu aggwaamu, n’omuzabbibu gukala,
8 Okujaguza kw’ebitaasa kusirise,
9 Tebakyanywa nvinnyo nga bwe bayimba,
10 Ekibuga ekyazikirizibwa kisigadde nga matongo,
11 Bakaabira envinnyo mu nguudo,
12 Ekibuga kizikiridde
13 Bwe kityo bwe kiriba ku nsi
14 Bayimusa amaloboozi gaabwe, baleekaana olw’essanyu,
15 Noolwekyo abo abali mu buvanjuba mugulumize Mukama,
16 Tuwulira okuyimba okuva ku nkomerero y’ensi,
17 Entiisa n’obunnya n’omutego bibalindiridde,
18 Buli alidduka eddoboozi ery’entiisa,
19 Ensi emenyeddwamenyeddwa,
20 Ensi etagala ng’omutamiivu,
21 Ku lunaku olwo Mukama Katonda alibonereza
22 Balikuŋŋaanyirizibwa wamu
23 Omwezi gulitabulwatabulwa, n’enjuba eriswazibwa;