1 “Laba Ddamasiko tekikyali kibuga,
2 Ebibuga bya Aloweri babidduseemu:
3 Ekigo eky’amaanyi kirisaanyizibwawo mu Efulayimu,
4 “Awo olulituuka ku lunaku luli, ekitiibwa kya Yakobo kirikendeera;
5 Ne kiba ng’omukunguzi bw’akuŋŋaanya eŋŋaano,
6 Naye mulisigalamu ebinywa ebirondererwa
7 Ku lunaku luli abantu balirowooza ku Mutonzi waabwe,
8 So tebalirowooza ku byoto bya balubaale baabwe,
9 Mu biro ebyo ebibuga byabwe eby’amaanyi Abayisirayiri bye baabalesa, biriba ng’ebifo ebyameramu ebisaka ne kalandalugo. Byonna birisigala matongo.
10 Weerabidde Katonda Omulokozi wo,
11 Wadde obisimba bulungi nnyo ne bimera ku lunaku lw’obisimbye,
12 Woowe oluyoogaano olw’amawanga amangi,
13 Wadde amawanga galiwuuma n’okuwulikika ne gawulikika ng’amazzi agayiika n’amaanyi amangi,
14 Entiisa ey’amaanyi eribagwako akawungeezi.