Ezequiel 28

LUG

1 Awo ekigambo kya Mukama Katonda ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

2 “Omwana w’omuntu, gamba omufuzi w’e Ttuulo nti,

3 Oli mugezi okusinga Danyeri?

4 Mu magezi go ne mu kutegeera kwo

5 Olw’obukujjukujju bwo mu by’obusuubuzi

6 Mukama Katonda kyava ayogera nti,

7 kyendiva nkuleetera bannaggwanga ne bakulumba,

8 Balikusuula mu bunnya

9 Olyogera nate nti, ‘Ndi katonda,’

10 Olifa okufa okw’abatali bakomole, mu mikono gya bannaggwanga,

11 Ekigambo kya Mukama ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

12 “Omwana w’omuntu kungubagira kabaka w’e Ttuulo, omutegeeze nti, Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

13 Wali mu Adeni,

14 Wali kerubi omukuumi eyafukibwako amafuta,

15 Tewaliiko kya kunenyezebwa kyonna

16 Mu bikolwa byo ebingi,

17 Omutima gwo gwalina amalala

18 Olw’ebibi byo ebingi n’olw’obukumpanya bwo

19 Amawanga gonna agaakumanya

20 Ekigambo kya Mukama ne kinzijira, n’aŋŋamba nti,

21 “Omwana w’omuntu kyuka otunuulire Sidoni, obawe obunnabbi,

22 oyogere nti, ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti,

23 Ndiweereza kawumpuli ku ye, era ndikulukusa

24 “ ‘Tewalibaawo nate eri ennyumba ya Isirayiri omweramannyo ogufumita newaakubadde eriggwa eribafumita okuva mu baliraanwa abalina ettima. Era balimanya nga nze Katonda Ayinzabyonna.

25 “ ‘Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti, Bwe ndikuŋŋaanya abantu ba Isirayiri okubaggya mu mawanga gye baasaasaanyizibwa, nditukuzibwa mu bo mu maaso g’amawanga, era balituula mu nsi eyaabwe gye nawa omuddu wange Yakobo.

26 Balituula omwo mirembe, era balizimba amayumba ne basimba n’ennimiro ez’emizabbibu. Bwe ndibonereza baliraanwa baabwe bonna abaabayisa obubi, bo baliba batudde mirembe. Olwo balimanya nga nze Mukama Katonda waabwe.’ ”

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado