1 Otege okutu kwo, Ayi Mukama, owulire okusaba kwange, onnyanukule,
2 Okuume obulamu bwange, kubanga nkuweereza n’obwesigwa.
3 Onsaasire, Ayi Mukama,
4 Osanyuse omuweereza wo Ayi Mukama;
5 Ddala ddala olina ekisa era osonyiwa, Ayi Mukama;
6 Owulire okusaba kwange, Ayi Mukama;
7 Bwe nnaabanga mu buzibu nnaakukoowoolanga;
8 Mu bakatonda bonna tewali ali nga ggwe, Ayi Mukama;
9 Ayi Mukama amawanga gonna ge watonda
10 Kubanga oli mukulu, era okola ebyewunyisa;
11 Onjigirize ekkubo lyo, Ayi Mukama,
12 Nnaakutenderezanga, Ayi Mukama Katonda wange, n’omutima gwange gwonna;
13 Okwagala kwo okutaggwaawo kungi nnyo gye ndi;
14 Ayi Katonda, ab’amalala bannumba,
15 Naye ggwe, Mukama Katonda oli musaasizi era ow’ekisa,
16 Onkyukire, onsaasire,
17 Nkolera akabonero akalaga ebirungi byo,