Salmos 50

LUG

1 Oyo Owaamaanyi, Mukama Katonda,

2 Katonda ayakaayakana

3 Katonda waffe ajja, naye tajja kasirise,

4 Akoowoola abali mu ggulu ne ku nsi,

5 Agamba nti, “Munkuŋŋaanyize abantu bange abaayawulibwa,

6 Eggulu litegeeza obutuukirivu bwa Katonda

7 “Muwulirize, mmwe abantu bange, nange nnaayogera.

8 Sikunenya lwa ssaddaaka zo,

9 Sikyakkiriza nte nnume n’emu evudde mu kiralo kyo,

10 Kubanga buli nsolo ey’omu kibira yange,

11 Ennyonyi zonna ez’oku nsozi nzimanyi,

12 Singa nnumwa enjala sandikubuulidde:

13 Ndya ennyama y’ente ennume,

14 “Owangayo ssaddaaka ey’okwebaza eri Katonda;

15 Bw’obanga mu buzibu,

16 Naye omubi Katonda amugamba nti,

17 Kubanga okyawa okuluŋŋamizibwa,

18 Bw’olaba omubbi, ng’omukwana;

19 Okolima era olimba;

20 Muganda wo omwogerako bibi byereere buli kiseera,

21 Ebyo byonna obikoze, ne nsirika,

22 “Ggwe eyeerabira Katonda, ebyo bisseeko omwoyo,

23 Oyo awaayo ssaddaaka ey’okwebaza angulumiza,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado