1 Ayi Mukama, ggwe kiddukiro kyange,
2 Ontegere okutu kwo
3 Nga bw’oli olwazi lwange era ekigo kyange;
4 Omponye mu mutego gwe banteze;
5 Nteeka omwoyo gwange mu mikono gyo;
6 Nkyawa abo abeesiga bakatonda abalala;
7 Nnaajaguzanga ne nsanyukira mu kwagala kwo,
8 Tompaddeeyo mu balabe bange,
9 Onsaasire, Ayi Mukama, kubanga ndi mu nnaku nnyingi;
10 Obulamu bwange buweddewo olw’obunaku n’emyaka gyange
11 Abalabe bange bonna bansekerera,
12 Nneerabiddwa ng’eyafa edda;
13 Buli ludda mpulirayo obwama
14 Naye nneesiga ggwe, Ayi Mukama;
15 Entuuko zange ziri mu mikono gyo;
16 Amaaso go ogatunuulize omuweereza wo;
17 Ayi Mukama tondeka kuswazibwa,
18 Akamwa kaabwe akayogera eby’obulimba
19 Obulungi bwo,
20 Obalabirira n’obawonya enkwe z’abalabe baabwe,
21 Mukama atenderezebwenga
22 Bwe natya ennyo
23 Mwagalenga Mukama abatukuvu be mwenna!
24 Muddeemu amaanyi mugume omwoyo