Salmos 29

LUG

1 Mutendereze Mukama, mmwe abaana b’ab’amaanyi.

2 Mutendereze Mukama n’ekitiibwa ekisaanira erinnya lye;

3 Eddoboozi lya Mukama liwulirwa ku mazzi;

4 Eddoboozi lya Mukama ly’amaanyi;

5 Eddoboozi lya Mukama limenya emivule;

6 Aleetera Lebanooni okubuukabuuka ng’akayana,

7 Eddoboozi lya Mukama

8 Eddoboozi lya Mukama likankanya eddungu;

9 Eddoboozi lya Mukama linyoolanyoola emivule,

10 Mukama atuula waggulu w’amataba ku ntebe ye ey’obwakabaka.

11 Mukama awa abantu be amaanyi;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado