1 Mukama gwe musana gwange n’obulokozi bwange;
2 Abalabe bange n’abantu ababi bonna
3 Newaakubadde ng’eggye linaasiisira okunneebungulula,
4 Ekintu kimu kye nsaba Mukama,
5 Kubanga mu biseera eby’obuzibu
6 Olwo ononnyimusanga
7 Wulira eddoboozi lyange, Ayi Mukama, nga nkukoowoola;
8 Omutima gwange guwulidde eddoboozi lyo nga lyogera nti, “Munnoonye, munsinze.”
9 Tonneekweka,
10 Kitange ne mmange bwe balindeka,
11 Njigiriza, Ayi Mukama, by’oyagala nkole,
12 Tompaayo mu balabe bange,
13 Nkyakakasiza ddala
14 Lindirira Mukama.