1 Ayi Mukama jjukira Dawudi
2 Nga bwe yalayirira Mukama,
3 ng’agamba nti, “Siriyingira mu nnyumba yange,
4 Sirikkiriza tulo kunkwata
5 okutuusa lwe ndimala okufunira Mukama ekifo;
6 Laba, twakiwulirako mu Efulasa,
7 Kale tugende mu kifo kye mw’abeera,
8 Golokoka, Ayi Mukama, ogende mu kifo kyo mw’owummulira;
9 Bakabona bo bambazibwe obutuukirivu,
10 Ku lulwe Dawudi omuddu wo,
11 Mukama Katonda yalayirira Dawudi
12 Batabani bo bwe banaakuumanga Endagaano yange
13 Kubanga Mukama yalonda Sayuuni,
14 “Kino kye kifo mwe nnaawummuliranga emirembe gyonna;
15 Nnaakiwanga omukisa ne nkiwa n’ebirungi,
16 Bakabona baakyo, obulokozi bunaabanga kyambalo kyabwe;
17 “Eyo gye ndyaliza batabani ba Dawudi obuyinza;
18 Abalabe be ndibajjuza ensonyi,