Sofonias 3

LUG

1 Zikisanze ekibuga ekijooga,

2 Tekigondera ddoboozi lya Mukama,

3 Abakungu baakyo mpologoma eziwuluguma,

4 Bannabbi baakyo si ba buvunaanyizibwa

5 Mukama ali wakati mu kyo, mutuukirivu

6 “Nsanyizzaawo amawanga,

7 Nagamba eri ekibuga nti,

8 Noolwekyo munnindirire,” bw’ayogera Mukama.

9 “Mu biro ebyo ndirongoosa enjogera ey’amawanga;

10 Okuva emitala w’emigga egy’Obuwesiyopya,

11 Ku lunaku olwo toliswala

12 Naye ndireka wakati mu ggwe

13 Ekitundu kya Isirayiri ekirisigalawo tebalikola bitali bya butuukirivu

14 Yimba, ggwe omuwala wa Sayuuni;

15 Mukama akuggyeeko ekibonerezo kyo,

16 Ku lunaku olwo Yerusaalemi kirigambibwa nti,

17 Mukama Katonda ali naawe,

18 “Ennaku eyabakwatanga olw’embaga ezabakuŋŋaanyanga

19 Laba, mu biro ebyo ndibonereza

20 Mu biro ebyo ndibakuŋŋaanya;

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado