Provérbios 16

LUG

1 Omuntu ateekateeka by’ayagala okukola mu mutima gwe,

2 Amakubo g’omuntu gonna gaba matuufu mu maaso ge ye,

3 Emirimu gyo gyonna gikwasenga Mukama,

4 Mukama buli kimu akikola ng’alina ekigendererwa,

5 Buli muntu alina omutima ogw’amalala wa muzizo eri Mukama;

6 Olw’okwagala n’olw’obwesigwa, ekibi kisasulibwa,

7 Amakubo g’omuntu bwe gaba gasanyusa Mukama,

8 Akatono akafune mu butuukirivu,

9 Omutima gw’omuntu guteekateeka ekkubo lye,

10 Kabaka ky’ayogera kiba ng’ekiva eri Katonda,

11 Ebipimo ne minzaani ebituufu bya Mukama,

12 Kya muzizo bakabaka okukola ebibi,

13 Akamwa akogera eby’amazima bakabaka ke basanyukira,

14 Obusungu bwa kabaka buli ng’ababaka abaleese okufa,

15 Kabaka bw’asanyuka kireeta obulamu;

16 Okufuna amagezi nga kusinga nnyo okufuna zaabu,

17 Ekkubo ly’abagolokofu kwe kwewala ebibi,

18 Amalala gakulembera okuzikirira,

19 Okubeera n’omwoyo ogwetoowaza era n’okubeera n’abaavu,

20 Oyo assaayo omwoyo ku kuyigirizibwa alikulaakulana,

21 Abalina emitima egy’amagezi baliyitibwa bategeevu,

22 Amagezi nsulo ya bulamu eri oyo agalina,

23 Omutima gw’omuntu ow’amagezi gumuwa enjogera ennungi,

24 Ebigambo ebirungi biri ng’ebisenge by’omubisi gw’enjuki,

25 Wabaawo ekkubo erirabika ng’ettuufu eri omuntu,

26 Okwagala okulya kuleetera omuntu okukola n’amaanyi,

27 Omuntu omusirusiru ategeka okukola ebitali bya butuukirivu,

28 Omuntu omubambaavu asiikuula entalo,

29 Omuntu omukyamu asendasenda muliraanwa we

30 Omuntu atemya ku liiso ateekateeka kwonoona,

31 Omutwe ogw’envi ngule ya kitiibwa,

32 Omuntu omugumiikiriza asinga omutabaazi,

33 Akalulu kayinza okukubibwa,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado