1 Tosanyuka ggwe Isirayiri;
2 Egguuliro n’essogolero tebiribaliisa,
3 Tebalisigala mu nsi ya Mukama;
4 Tebaliwaayo biweebwayo ebya wayini eri Mukama,
5 Kiki ky’olikola ku lunaku olw’embaga ezaalondebwa,
6 Ne bwe baliwona okuzikirira,
7 Ennaku ez’okubonerezebwa zijja,
8 Nnabbi awamu ne Katonda wange
9 Boonoonye nnyo nnyini
10 We nasangira Isirayiri,
11 Ekitiibwa kya Efulayimu kiribuuka ne kigenda ng’ekinyonyi
12 Ne bwe balikuza abaana baabwe,
13 Nalaba Efulayimu
14 Bawe Ayi Mukama Katonda.
15 Olw’ebibi byabwe byonna mu Girugaali,
16 Efulayimu balwadde,
17 Katonda wange alibavaako