1 na buli lwe nawonyanga Isirayiri,
2 Naye tebalowooza
3 “Kabaka asanyukira obutali butuukirivu bwabwe,
4 Bonna benzi;
5 Ku lunaku kabaka lw’agabula embaga,
6 Emitima gyabwe gyokerera nga oveni
7 Bonna bookya nga oveni,
8 “Efulayimu yeegattika ne bannaggwanga;
9 Bannaggwanga banyuunyunta amaanyi ge
10 Okwekulumbaza kwa Isirayiri kwe kubalumiriza,
11 “Efulayimu ali ng’ejjiba,
12 Bwe baliba balaga eyo, ndibasuulako akatimba,
13 Zibasanze,
14 Tebankaabira n’emitima gyabwe,
15 Nabayigiriza ne mbawa n’amaanyi,
16 Tebakyukira oyo Ali Waggulu Ennyo;