1 Muwulire ekigambo kya Mukama, mmwe abantu ba Isirayiri,
2 Waliwo okukolima, n’okulimba, n’okutta,
3 Ensi kyeneeva ekaaba,
4 “Naye temuloopagana,
5 Wakola ebibi emisana n’ekiro,
6 Abantu bange bazikiridde olw’obutamanya.
7 Gye beeyongera okuba abangi,
8 Bagaggawalira ku bibi by’abantu bange,
9 Era bwe kityo bwe kiriba eri abantu n’eri bakabona:
10 “Balirya naye tebalikkuta,
11 eri obwenzi,
12 Abantu bange
13 Baweerayo ssaddaaka ku ntikko z’ensozi,
14 “Siribonereza bawala bammwe
15 “Newaakubadde ggwe Isirayiri oyenda,
16 Abayisirayiri bakakanyavu mu mitima
17 Efulayimu yeegasse n’abasinza ebifaananyi,
18 Ebyokunywa ne bwe bibaggwaako,
19 Embuyaga kyeziriva zibatwala,