Oséias 2

LUG

1 “Mwogere ku baganda bammwe nti, ‘bantu bange,’ mwogere ne ku bannyinammwe nti, ‘baagalwa bange.’ ”

2 Munenye nnyammwe,

3 nneme okumwambulira ddala

4 Sirilaga kwagala kwange eri abaana be,

5 Nnyabwe yakola obwenzi,

6 Kyendiva nziba ekkubo lye n’amaggwa,

7 Aligezaako okugoberera baganzi be abakwate,

8 Tajjukira nga nze namuwanga eŋŋaano,

9 “Kyendiva neddiza emmere yange ey’empeke ng’eyengedde,

10 Era kyenaava nyanika obukaba bwe

11 Ndikomya ebinyumu bye byonna, n’embaga ze eza buli mwaka,

12 Ndizikiriza emizabbibu gye n’emitiini gye,

13 Ndimubonereza olw’ennaku

14 Kale kyendiva musendasenda,

15 Era eyo ndimuddiza ennimiro ze ez’emizabbibu,

16 “Ku lunaku olwo,” bw’ayogera Mukama,

17 Ndiggya amannya ga Babaali mu kamwa ke,

18 Ku lunaku olwo ndibakolera endagaano

19 Era ndikwogereza ennaku zonna,

20 Ndikwogereza mu bwesigwa,

21 “Ku lunaku olwo,

22 ensi erimeramu emmere ey’empeke,

23 “Ndimwesimbira mu nsi,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado