1 Zibasanze mmwe abateesa okukola ebitali bya butuukirivu
2 Beegomba ebyalo ne babitwala,
3 Mukama kyava agamba nti,
4 Olwo abantu balikusekerera;
5 Noolwekyo tewalisigalawo muntu n’omu mu kuŋŋaaniro lya Mukama,
6 Bannabbi baabwe boogera nti, “Temuwa bunnabbi,
7 Ekyo kye ky’okuddamu ggwe ennyumba ya Yakobo?
8 Ennaku zino abantu bange bannyimukiddeko
9 Bakazi b’abantu bange mubagoba
10 Muyimuke mugende,
11 Omuntu bw’ajja n’omwoyo ogw’obulimba, n’agamba nti,
12 “Ddala ddala ndibakuŋŋaanya mwenna, ggwe Yakobo;
13 Oyo aggulawo ekkubo alibakulembera okubaggya mu buwaŋŋanguse,