1 Mwekuŋŋaanye mudduke mmwe abantu ba Benyamini!
2 Ndizikiriza omuwala wa Sayuuni,
3 Abasumba balimulumba n’ebisibo byabwe.
4 “Mwetegeke mumulwanyise!
5 Tugende, tulumbe kiro
6 Bw’ati Mukama Katonda ow’Eggye bw’agamba nti,
7 Ng’oluzzi bwe lukulukusa amazzi, bwe kityo bwe kikulukusa ebibi byakyo,
8 Nkulabula,
9 Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda ow’Eggye nti,
10 Ndyogera eri ani gwe ndirabula?
11 Kyenva nzijula ekiruyi
12 Enju zaabwe
13 “Kubanga okuva ku asembayo wansi okutuusa ku asingayo waggulu,
14 Ekiwundu ky’abantu bange
15 Bakwatibwa ensonyi olw’ebikolwa byabwe eby’emizizo?
16 Kino Mukama ky’agamba nti,
17 Nabateerawo abakuumi babategeeze nti,
18 Kale muwulire,
19 Wuliriza, ggwe ensi:
20 Omugavu oguva e Seeba bampa gwa ki?
21 Noolwekyo bw’ati bw’ayogera Mukama nti,
22 Bw’ati bw’ayogera Mukama, nti,
23 Bakutte omutego n’effumu,
24 Tuwulidde ettutumu lyabwe;
25 Togeza kugenda mu nnimiro
26 Kale nno mmwe abantu,
27 “Nkufudde ekigezesa
28 Bonna bakyewaggula
29 Emivubo bagifukuta n’amaanyi,
30 Baliyitibwa masengere ga ffeeza,