Jeremias 20

LUG

1 Awo Pasukuli eyali kabona mutabani wa Immeri, eyali omukulu mu yeekaalu ya Mukama, yawulira nga Yeremiya awa obubaka buno,

2 n’alagira Yeremiya akubibwe. N’asibibwa mu nvuba eyali mu mulyango ogw’ekyengulu ogwa Benyamini ku yeekaalu ya Mukama.

3 Olunaku olwaddirira, nga Pasukuli amusumuludde mu nvuba, Yeremiya n’amugamba nti, “Mukama takyakuyita Pasukuli, naye Magolumissabibu.

4 Kubanga bw’ati bw’ayogera Mukama nti, ‘Laba, ndikufuula eky’entiisa, ekikangabwa, eri ggwe n’eri mikwano gyo bonna; era balifa ekitala ky’abalabe baabwe, n’amaaso go galikiraba, era Yuda yonna ndigiwaayo mu mukono gwa kabaka w’e Babulooni, alibatwala e Babulooni oba okubattisa ekitala.

5 Era ndigabula obugagga bw’ekibuga kino bwonna obulimu, n’eby’omuwendo omungi era n’eby’obugagga byonna ebya bakabaka ba Yuda mu mukono gw’abalabe baabwe. Balibutwala babwetikke ng’omunyago mu Babulooni.

6 Era ggwe Pasukuli, era n’abo bonna ab’omu nnyumba yo balitwalibwa mu busibe, e Babulooni. Eyo gy’olifiira era oziikibwe, ggwe ne mikwano gyo bonna b’otegeezezza obunnabbi obw’obulimba.’ ”

7 Ayi Mukama, wannimba era n’ennimbibwa,

8 Buli lwe njogera,

9 Naye bwe ŋŋamba nti,

10 Mpulira bangi nga beegeya nti, “Akabi kali enjuuyi zonna.

11 Naye Mukama ali nange ng’omulwanyi ow’amaanyi ow’entiisa,

12 Ayi Mukama Katonda ow’Eggye oyo agezesa abatuukirivu,

13 Muyimbire Mukama Katonda.

14 Lukolimirwe

15 Akolimirwe eyaleetera kitange amawulire,

16 Omusajja oyo abeere ng’ebibuga Mukama bye yamenyaamenya

17 Yandinzitidde mu lubuto lwa mmange.

18 Lwaki nava mu lubuto

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado