Isaías 5

LUG

1 Ka nnyimbire omwagalwa wange oluyimba

2 Era n’agirima n’agiggyamu amayinja gonna,

3 “Era kaakano abatuuze b’omu Yerusaalemi n’abasajja b’omu Yuda,

4 Ate kiki kye nandikoledde ennimiro yange eno,

5 Kaakano muleke mbabuulire

6 Era ndigireka n’ezika,

7 Ennyumba ya Isirayiri

8 Zibasanze mmwe aboongera amayumba ku ge mulina,

9 Mukama Katonda alayidde nga mpulira nti,

10 Kubanga yika kkumi ez’ennimiro y’emizabbibu zinaavangamu ekibbo kimu,

11 Zibasanze abo abakeera enkya ku makya

12 Ababeera n’ennanga n’entongooli, ebitaasa n’endere,

13 Abantu bange kyebavudde bagenda mu buwaŋŋanguse

14 Amagombe kyegavudde gagaziya omumiro gwago,

15 Buli muntu alitoowazibwa,

16 Naye Mukama Katonda ow’Eggye aligulumizibwa olw’obwenkanya,

17 Endiga ento ziryoke zirye ng’eziri mu malundiro gaazo,

18 Zibasanze abo abasikaasikanya ebibi byabwe

19 Aboogera nti, “Ayanguyeeko, ayite mu bwangu tulabe ky’anaakola.

20 Zibasanze abo abayita ekibi ekirungi

21 Zibasanze abo abeeraba ng’abalina amagezi,

22 Zibasanze abo abazira mu kunywa omwenge

23 abejjeereza abatemu olw’enguzi

24 Kale ng’olulimi lw’omuliro bwe lwokya ekisagazi ekikalu,

25 Noolwekyo obusungu bwa Mukama Katonda bubuubuukira ku bantu be,

26 Era aliyimusiza eggwanga eriri ewala bbendera,

27 Tewali n’omu akooye, tewali n’omu yeesittala.

28 Obusaale bwabwe bwogi,

29 Okuwuluguma kwabwe kuliba nga okw’empologoma,

30 Era ku lunaku olwo baliwuumira ku munyago gwabwe

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado