Isaías 45

LUG

1 “Bw’ati Mukama bw’agamba Kuulo gwe yafukako amafuta,

2 Ndikukulembera

3 Era ndikuwa obugagga obwakwekebwa mu bifo ebyekusifu

4 Ku lwa Yakobo omuweereza wange ne ku lwa Isirayiri omulonde wange

5 Nze Mukama, tewali mulala.

6 balyoke bamanye nga okuva enjuba gy’eva okutuuka gyegenda

7 Nze nteekawo ekitangaala

8 “Mmwe eggulu eriri waggulu,

9 “Zimusanze oyo ayomba n’omutonzi we!

10 Zimusanze oyo agamba kitaawe nti,

11 “Bw’ati bw’ayogera Mukama Omutukuvu wa Isirayiri

12 Nze nakola ensi ne ngitonderamu abantu. Emikono gyange gyennyini gye gyayanjuluza eggulu, era ne ndagira eby’omu bwengula byonna bitondebwewo.

13 Ndiyimusa Kuulo mu butuukirivu

14 Bw’ati bw’ayogera Mukama nti,

15 Ddala oli Katonda eyeekweka,

16 Bonna abakola bakatonda abakole n’emikono baliswazibwa,

17 Naye Isirayiri alirokolebwa Mukama

18 Kubanga bw’atyo bw’ayogera Mukama eyatonda eggulu,

19 Soogereranga mu kyama,

20 “Mwekuŋŋaanye mujje,

21 Mukuŋŋaane muleete ensonga zammwe.

22 “Mudde gye ndi, mulokoke,

23 Neerayiridde,

24 Balinjogerako nti, ‘Mu Mukama mwokka mwe muli obutuukirivu n’amaanyi.’ ”

25 Naye mu Mukama ezzadde lyonna erya Isirayiri mwe liriweerwa obutuukirivu

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado