1 Awo ekigambo kya Mukama ne kinzijira nti,
2 “Omwana w’omuntu, bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda eri ensi ya Isirayiri nti:
3 Enkomerero ebatuuseeko
4 Siribatunuulira na liiso lya kisa
5 “Bw’ati bw’ayogera Mukama Katonda nti:
6 Enkomerero etuuse,
7 Akabi kabajjidde,
8 Nnaatera okubalaga obusungu bwange,
9 Siribatunuulira na liiso lya kisa
10 “ ‘Olunaku luuluno
11 Obusungu bweyongedde
12 Ekiseera kituuse,
13 Atunda taliddizibwa
14 “ ‘Ne bwe balifuuwa ekkondeere
15 Ebweru waliyo ekitala
16 N’abo abaliwonawo
17 Emikono gyonna giriremala,
18 Balyambala ebibukutu,
19 “ ‘Balisuula effeeza yaabwe mu nguudo,
20 Ebintu byabwe eby’omuwendo byabaleetera amalala,
21 Ndibiwaayo byonna eri bannamawanga
22 Ndikyusa amaaso gange ne si batunuulira,
23 “ ‘Muteeketeeke enjegere
24 Ndireeta eggwanga erisingirayo ddala okuba ebbi,
25 Entiisa bw’erijja,
26 Akabi kalyeyongera ku kabi,
27 Kabaka alikaaba,