1 Obwatiikirivu bw’erinnya eddungi businga eby’akawoowo ebirungi;
2 Kirungi okulaga mu nnyumba ey’abakungubaga
3 Okunakuwala kusinga okuseka,
4 Omutima gw’omugezi guba wamu n’abo abali mu nnaku;
5 Kirungi okussaayo omwoyo ku kunenya kw’omuntu ow’amagezi
6 Okuseka kw’abasirusiru
7 Kya mazima, okunyigirizibwa kufuula ow’amagezi okuba omusirusiru,
8 Enkomerero y’ekintu esinga entandikwa yaakyo,
9 Tosunguwalanga mangu nga waliwo akusokaasoka,
10 Teweebuuzanga nti, “Lwaki ennaku ziri ez’edda zisinga zino?”
11 Amagezi kintu kirungi, okufaanana ng’eky’obugagga ky’obusika,
12 Amagezi kiwummulo,
13 Lowooza ku Katonda ky’akoze:
14 Ebiseera bwe biba ebirungi, sanyuka;
15 Mu bulamu bwange buno obutaliimu ndabye bino byombi:
16 Teweefuulanga mutuukirivu ayitiridde
17 Tobanga mwonoonyi kakuzzi
18 Ekyo kirungi okiyige, na kiri oleme kukibuusa maaso,
19 Ow’amagezi ne bw’aba omu mu kibuga,
20 Ddala ku nsi tekuli muntu mutuukirivu,
21 Towulirizanga buli kigambo, bantu kye boogera,
22 kubanga naawe okimanyidde ddala mu mutima gwo,
23 Ebyo byonna nabyekenneenya n’amagezi ne ŋŋamba nti,
24 Amagezi ne bwe gaba ga kikula ki, gali wala nnyo era tegalojjeka,
25 Bwe ntyo ne nkyusa omutima gwange nnoonye okutegeera,
26 Ekintu kye nalaba eky’obulabe ekisinga okufa,
27 Omubuulizi agamba nti, “Laba, kino kyenvumbudde:
28 bwe nnali nga nkyanoonyereza
29 Wabula kino kyokka kye nalaba: