1 Nzize mu nnimiro yange mwannyinaze, omugole wange;
2 Nnali ngalamidde, ng’omutima gwange guwulira.
3 Nziggyeko ekkooti yange,
4 Muganzi wange bwe yakwata ku munyolo,
5 Ne ngolokoka okuggulirawo muganzi wange,
6 Ne ŋŋenda okuggulirawo muganzi wange,
7 Abakuumi baansanga
8 Mmwe abawala ba Yerusaalemi,
9 Owange, kiki muganzi wo ky’alina
10 Muganzi wange alabika bulungi nnyo era mumyufu,
11 Omutwe gwe gwa zaabu ennongoose ennyo;
12 Amaaso ge gali ng’amayiba
13 Amatama ge gali ng’emisiri egy’obuwoowo,
14 Emikono gye giri ng’emitayimbwa egya zaabu
15 Amagulu ge gali ng’empagi ez’amayinja aganyirira
16 Enjogera ye mpomerevu,