Cânticos 1

LUG

1 Oluyimba lwa Sulemaani olusinga ennyimba zonna.

2 Leka annywegere n’emimwa gye

3 n’amafuta go gawunya akaloosa akalungi;

4 Baako ne gy’ontwala, yanguwa!

5 Ndi muddugavu, ndi mulungi,

6 Temuntunuulira kubanga ndi muddugavu,

7 Ntegeeza ggwe gwe njagala, gy’oliisiza ekisibo kyo,

8 Bw’oba nga tomanyi, ggwe omukyala asinga bonna obulungi,

9 Omwagalwa wange,

10 Amatama go galabika bulungi ng’oyambadde ebikomo eby’oku matu,

11 Tunaakukolera eby’oku matu ebya zaabu,

12 Kabaka bwe yali ng’atudde ku mmeeza ye,

13 Muganzi wange ali ng’ensawo eya kaloosa aka mooli gye ndi,

14 Muganzi wange ali ng’ekiganda eky’ebimuli ebya kofera

15 Laba, oli mubalagavu, omwagalwa wange

16 Olabika bulungi muganzi wange,

17 Emikiikiro gy’ennyumba yaffe mivule,

Ler em outra tradução

Comparar lado a lado